I had the honor to receive Judicial Officers and staff of Mengo Chief Magistrate’s Court, led by Her Worship Doreen Ajuna.

I emphasized the significance of the Judiciary in harmonizing citizens, by dispensing justice and ensuring that the rule of law prevails especially with ileged: the poor, juveniles, women.

Judicial officers ought to have courage as they administer justice without which we cannot realize positive social and economic progress.
CPM
0
2
11
567
Omusajja akuba omukazi aba mutitiizi.
2
9
71
3,504
Abaana abawala bebasinga okuwanduka mu masomero olwokubuzaabuzibwa kwebafuna.
Basaanye bafumiitirize, byebaleeta bwebinaggwawo ate nga abikusuubiza akujje mu ssomero.?
5
15
113
5,250
Abamu babagamba mbu okufukamira kuba kunyigiriza mwana muwala. Musobola okutaputa ebikusike ebiri mu kufukamira?
Lumu ndibibabuulira.
8
36
283
8,697
Olwaleero Tubadde ne Ttabamiruka w’Abawala asookedde ddala mu Buganda.
Omulamwa gubadde nti “omuwala ateekeddwateekeddwa obulungi ly’essuubi lya Buganda ”.
Okuteekateeka kwesigamizibwa ku lugendo omuntu lwaba agenda okutambula.
Okweteekateeka kitegeeza okufuna ebyo ebinaakuyisa a eyagala omuwala atendekeddwa, nga aliko kyasobola okukola.

Abavubuka abawala balina ebibasomooza bingi okusinga abalenzi. Abawala bafuna embuto nga tebannaba kwetuuka, abavubuka ebitundu 24.3% tebamalaako misomo (okusinziira ku population and housing survey).

Abavubuka abawala babeera n’abaana baabwe nga tebaliiko ba kitaabwe. Tulabye nabavubuka bangi abafuluma eggwanga okunoonya emirimu mu mawanga g’abawarabu.

Ssaabasajja yasiima nateekawo minisitule y’Abakyala n’ekikula kyabantu nekigendererwa kyokusobozesa abakyala (abawala) okufuna edsdoboozi erinaabayamba okukyusa obulamu bwabwe.

Enteekateeka Nnamutayiika ey’Obwakabaka 2023- 2028 yasoosowaza okusitula embeera z’abavubuka nabakyala era emirimu gyetukola okubasitula. Abawala bangi bwebalowooza ku kutandikawo emirimo balowooza ku saluuni oba boutique oba kutunda bizigo oba obuwoowo. Emirmu egyo mirungi naye alima emmwanyi oba alunda ente/embuzi/nkoko asingira wala owa saluuni.

Abawala tubakubiriza okwenyigira mu bukulembeze bw’Obwakabaka ku mitendera egyenjawulo. Abawala abamu balowooza nti obulungi obwendabika kye kyokka ekibamala.

Ensangi zino tuwulira abavubuka abalenzi nga beemulugunya nti obudde buweereddwa nnyo abawala mbu bbo ne babeerabira. Kino kiraga nti enkyukakyuka mu bulamu bwammwe etandise okulabika.
0
14
94
2,847
Olwaleero ye Ttabamiruka w’Abaana Abawala asookedde ddala mu Buganda.

Tuli ku mulamwa ogugamba nti “ Omuwala ateekeddwa teekeddwa obulungi, ly’essuubi lya Buganda”.
2
13
220
5,942
Nsisinkanye Gavana wa Rotary mu buvanjuba bwa Africa ( East Africa), Daniel Damulira.

Tuzizza buggya enkolagana y’Obwakabaka n’ekitongole kya Rotary.

Twebaza Rotary olw’emirimu gy’ekolera abantu ba Buganda omuli okugaba omusaayi,okusimba emiti n’ebirala ebisokerwako ebiyamba abantu.
8
17
108
3,213
Twebaza nnyo abantu ba Buganda abajjumbidde enkola y’Oluwalo.
Abantu baffe mbasibiridde entanda y’obumalirivu mu buli kyebakola.
Abalımı, abasuubuzi, abakola mu zi woofiisi, bonna balina kuba abamalirivu okuvvuunuka ebibasoomooza.
Abalimi muteme ensalosalo n’okusima ebinnya sima ezibayambako okufukirira.
Abasuubuzi mwettanire okuwandiika ebitabo ebiraga ennyingiza n’ensaasaanya kibayambe okulaga URA omusolo ogusaanidde okusasulwa.
Ate mmwe abakola mu gavumenti obwerufu kikulu, baleme kugobaganya nga banoonya abakenuzi
2
14
147
4,012
Obuganda buli Gumite.
38
111
779
17,127
Tuli Mu Bulange okwaniriza abantu ba Buganda abaleese oluwalo okuva mu bitundu ebitali bimu.
0
12
206
7,068
Akalango kalungi nnyo👏🏾

Kati katulinde omupiira ku kisaawe ku Lwomukaaga luno.

#AirtelMasazaCup2026
#MasazaCupFinal2026
Kano kali katya bannange?
14
89
1,192
26,604
I was honoured to receive the Archbishop Joseph Kiwanuka Medal at Lubaga Cathedral during the celebration of 60yrs of Kampala Archdiocese.

The medal recognises the demonstration of Christian virtues through the promotion of servant leadership, social justice, and the common ere gratitude to the Archbishop and the entire leadership of Kampala Archdiocese for this honour.
9
20
283
10,871
Keleziya empadde omudaali okusiima obuweereza bwange.
Nsiimye nnyo nyini ddala.
Tubadde Lubaga mu kujaguza emyaka 60 egy’Essaza ekkulu Kampala.
79
58
1,054
76,114
Ntuuse ku Lutikko e Lubaga okwetaba mu kujaguza emyaka 60 egy’Essaza ekkulu erya Kampala.
3
21
423
9,651
Today, we are celebrating 60yrs of the Kampala Archdiocese.
We commend the Church for its contributions to nurturing our communities, promoting moral values and advancing the well-being of our people.
2
36
408
8,191
Gomba - Fenna Wankulukuku
Kyaggwe - Fenna Wankulukuku
Abantu ba Buganda Fenna - Wankulukuku.
31/10/2026.
Mujje tulabe ani Nnantameggwa w’akapiira omwaka guno.
40
76
830
15,715
In my book titled "Uganda: 7 - Key Transformation Idea" I gave an insight about ELECTRICITY.

The difference between having electricity supply and not having it, is comparable to literacy........

Life in the villages without electricity is a nightmare indeed.
Whenever I depart permanently in the dark, I ask myself: what options do these people have, besides drinking alcohol (again in semi-darkness)? To have one's life come to a virtual standstill as soon as the sun sets is simply a stone age experience. And social and economic transformation doesn't occur in that era of human evolution.

Activities like hair salons, music sales points, sale of locally made fruit juices, market stalls selling vegetables (remain open till late), the entertainment sector (discos/music productions and concerts etc.) is boosted, and a lot more. All these thrive with connectivity to the grid. Artisans like carpenters, welders and, of course, the electricians themselves, depend almost entirely on availability of electricity supply.......

My hope is that policy makers find time to read this book.
4
17
94
4,226